SITA KANGE

bya GameKyuubi 2013/12/18open in new window

Ekyo nakiwandiise emirundi ebiri lwakuba nakubye embogo mu ntandikwa.Ekyali mbogo. w/e.

Omukazi agenzeeko mu bbaala, BTC agudde olugwa ssilwakuno LWAKI SSITA KANGE? KANKUBUULIRE LWAKI?

Lwakuba ndi muyiribi mubi era manyi lwaki. Mwe abayiribi abalunji musobola okulaba amambuka n'amakka n'okuyuugayuuga kw'ebinusu bino nemukola obukadde.

Mu ngeri yeemu ab'engalo ennafu nabo balaba nebagamba OH ABAAYE KIYIISE KANTUNDE kumbe eno ABAGEZI abamanyi kyebakola bagula buguzi naye mumanyi ki? Siri ffala ng'abo. Abayiribi abagezi bwebagula nze mba nkyali mu katale era MUFERANGA balala SINZE.

Olaba abawandiika nga bagamba "OHH KALE NANDITUNZE" .NANDITUNZE. NANDITUNZE NG'OKUTUNDA MU BUNJI TEKUNNABA ,NANDIGUZE NG'OKUGULA OKUNJI TEKUNNABA NAYE MUMANYI EKILIWO SIBULYOMU NTI MUGEZI NGAMMWE.

Atundira mu katale k'emisege aba muyiribi mulunji nnyo oba aba ffala nga mupya mu kintu kino. Ababeera wakati awo beebatata kaabwe.

Mu muzannyo ogwa kaasammeeme nga guno, abagezi ssente bazikutwalako lwotunze.

Translators
Nasser Snoop

Supporters
HRF