Bitcoin v0.1 e'teebwa

nga kyawandiikibwa Satoshi Nakamoto 2009/01/09open in new window

Nangirira enfulumya esooka eya Bitcoin, nga nkozesa mpya eya ssente ezoku'byuma bikalimagezi nga bikwatira wamu, nga ekozesa neetiwaaka yenkolagana y'omuntu ku muntu okwewala ssente ezo okuzisaasaanya emirundi ebiri. Enkozeza eno yona teliko bwananyini bujikulira waade buli mu kompuuta waade mu buyinza obwo'mumakkati.

Laaba screenshots ku bitcoin.org

Link yobifunirako: http://downloads.sourceforge.net/bitcoin/bitcoin-0.1.0.rar

Ya ku'Windows yooka kaakati. C++ code mwali oyo agulidwawo bulyomu.

  • Files zigyemu zigende mu directory.
  • Yiringisa BITCOIN.EXE
  • Ejja kweyunga ku nodes endala yooka

Bwobanga osobola okusigaaza node edduka nga ekkiriza obw'okuyungibwa obuyingira, ojakuba oyamba nyo neetiwaaka. Port 8333 ku firewall ya kompuuta'yo elina okubeera nga ekiriza okwaniriza obw'okuyungibwa obuyingira.

Sofutiweeya akyali muntongoza esooka era wa kugezaako. Sikya nkomeredde nti embera ya system gyetukozesa tegya kwetagiisa kuddamu kugitanddiika akaseera ako nga kyetagisibwa, newankubadde nkoze buli kyensobola okuzimbiramu obusoobozi bwoku gyongerayo nokukola ebiika.

Osobola okufuna ebinusu nga ofunye omuntu okusindikira ku binusu, oba teekako Options-> Fulumya Coins okuddusa node ofulumye zi bulooka. Nkoze obuziibu bwa proof-of-work nga bwangu nyo okutandikirako, era mu kaseera katono kuntanddiikwa komputer yobuliijo ejja kufulumya ebinusu mu saawa bu'saawa. Kijja kuzibuwala okusingaawo nga okusinganwa kukoze enongosereeza yo'buzibu eyekolako yooka okuvuga obuzibu obwo nebwongerwaako. Ebinusu ebifulumizidwa birina okulinda bulooka 120 nga ze'tuuka awo no basobole okuzisaasaanya.

Waaliwo engeri biiri ozokusindika ssente. Anazifuna wabanga ali ku mutinbangano, osobola okuyingiiza IP address yabwe neyeyungako, fuuna ekisumuluuzo ekyabulyomu ekipya awo osindiike ensuubulagana eriko endowooza yo. Anazifuna waberanga tali ku mutinbagano, kisooboka okusindiika Bitcoin address yabwe nga eno ebeera 'hash' yekisumuluuzo kyabwe ekyabulyomu kyebakuwadde. Bajja kufuna ensuubulagana lwebanadamu okweyunga ku mutimbagano era bafunne bulooka ensuubulagana'eyo mweri. Engeeri eno erina obuzibu kubanga teeri bubaka bwa'ndowooza buwerebwa, era ake'kyaama akatiini kasulibwa eyo address kasita ekozesebwa emirundi emingi, naye yo engeeri yamugaso wekibanga abajikoseza ababiiri tebasobola kubeera kumutinbangano ku kiseera kyekimu obanga anazifuna tasobola kwaniiriza obw'okuyungibwa obuyingirawo.

Okugatta wona ezinatambula zijja kubeera ebinusu 21,000,000. Zijja kugabibwa ezo nodes eziri ku neetiwaaka buli bwezinakolanga bulooka, nga omuwendo gusaalibwamu ebitundu bibiiri mumakatti buli myaka 4.

emyaka 4 egisooka: ebinusu 10,500,000
emyaka 4 egidaako: ebinusu 5,250,000
emyaka 4 egidaako: ebinusu 2,625,000
emyaka 4 egidaako: ebinusu 1,312,500
mpaka mpaka...

Ekyo bwenikakoma, enkola eno esoboola okuwagira ebisale bye'ensuubulagana oba byetagiisa. Yesigamye ku kusinganwa mu katale okwo'mulujjudde, atte era kirabika wajakuberayo zi nodes ezagala okulongoosamu zi nsubulagana ku bwerere.

Satoshi Nakamoto


The Cryptography Mailing List Unsubscribe by sending "unsubscribe cryptography" to majord...@metzdowd.com


Supporters
Undisclosed #1